2 Corinthians 6:1-2

1 aFfe ng’abakolera awamu ne Katonda, tubeegayirira, ekisa kya Katonda kye mufunye, kireme kufa bwereere. 2 bKubanga agamba nti,

“Nakuwulira mu biro ebituufu,
era ne nkuyamba ku lunaku olw’obulokozi.”
Laba kaakano kye kiseera ekituufu, era laba kaakano lwe lunaku olw’obulokozi.

Copyright information for LugEEEE